Episode
2. The Blood of Jesus
2 minFHD
2 of 10Clip 2 of 10New Believer Course · 10 chapters
2. The Blood of Jesus
Forgiveness and life is only possible when pure blood is shed. That is why Jesus, the only truly pure man, willingly chose to die for us.
QuestionsRelated Questions
Ask yoursBible Quotes
ShareJohn 3:16
For God so loved the world that He gave His one and only Son, that everyone who believes in Him shall not perish but have eternal life.
Berean Standard Bible
Public Domain
Read more...Transcript
Luganda (LùGáànda)
lwaki omusaayi gwa Yesu gwe gwokka ogusobola okutuwa obulamu obutaggwawo?
Katonda yatugamba nti obulamu bwaffe bwonna bwali mu musaayi gwaffe
Yatulabula nti bwetunamujeemera,twali baakufa.
naye ate era twakikola
Twagezaako nnyo okukyusa ekyali mu ffe,
naye tetwayinza
obubi bwasaasaana,ne butandika okutufuga.
okutabanguka ne kwongera okuleeta okutabanguka
obubi ne bwongera okuleeta obubi
Katonda bweyatulaba ,obutali bwenkanya n'obutabanguko ne bimunyiiza
ne bimenya omutima gwe
Awo nno,naasuubiza nti olunaku lumu, omuntu omu ow'enjawulo alijja naatereza ebintu byonna
Abantu abamu baasuubira Kabaka ow'amaanyi ennyo.
Bangi baalowooza nti oba anatta abantu bonna ababi.
Naye ate, mu kwagala, Katonda yeweereza gyetuli ng'omwana omuwere atalina buyambi.
Yakula ate era naaberawo nga ali wamu naffe,
okuffa mu kifo kyaffe okuttibwa ffe
Kubanga omusaayi gwokka omulongoofu ate nga ogw'omuntu atamaanya
bubi gwe gwokka ogulimu obulamu obutagwawo era gwe gusobola okunaazawo ebibi byaffe
Bwetumwesiga nga tumuwa obulamu bwaffe nga bweyatuwa obubwe,
obulamu obuli mu musaayi gwe bwe budda mu kifo kya buno obwaffe,
era gutuwa eddembe okuva mu kibi kyaffe
olwo ne tusobola okunyumirwa obulamu naye emirembe gyonna