Episode
3. Life After Death
2 minFHD
New Believer Course·3 of 10Clip 3 of 10
3. Life After Death
If Jesus were still dead, we could not experience his life. His Spirit living inside us is one of the greatest gifts he offers.
QuestionsRelated Questions
Ask yoursBible Quotes
Share1 Corinthians 15:1-5
Now, brothers, I want to remind you of the gospel I preached to you, which you received, and in which you stand firm. By this gospel you are saved, if you hold firmly to the word I preached to you. Otherwise, you have believed in vain. For what I received I passed on to you as of first importance: that Christ died for our sins according to the Scriptures, that He was buried, that He was raised on the third day according to the Scriptures, and that He appeared to Cephas and then to the Twelve.
Berean Standard Bible
Public Domain
Read more...Transcript
Luganda (LùGáànda)
wali weebuzizaako
lwaki kyali kya mugaso
Yesu okuzuukira bweyamala okufa?
Katusooke twebuze
ddala omufu yalisobode kutuyamba ki?
Yalisobodde okutuwa obulamu?
Nedda, ate oba muffu.
Yalisobodde okuba mukwano gwaffe?
Hmm,osanga tekyalisobose
yalisobodde okutuwa amaanyi
agakyusa obulamu bwaffe?
ndowooza kati olaba bwe kyalibadde ekizibu
Amawulire amalungi gali nti Kubanga Yesu yazuukira
era nga akyali mulamu
Asobola okukyusa byonna
Naye yasobola atya okukomawo mu bulamu
oluvanyuma lw'okufa kwe
Yesu yali mulongoofu yenna.
Ekyo ne kitegeeza nti ekibi ekitutta
Kyali tekiyinza kumusibira mu ntaana
Ye muntu yekka omulungi ennyo
eyasobola okuwangula okufa
si lwa kutugya mu naku yaffe kyokka,
naye n'okunaazaawo obubi bwaffe
n'okutuwa obulamu nga tuli naye
obulamu obw'eddembe ne essanyu,
obwewereddeyo ddala gyali mu kwagala n'okumuwereza
Kubanga obulamu bw'agaba tebukoma