Episode
8. The Bible
2 minFHD
New Believer Course·8 of 10Clip 8 of 10
8. The Bible
The Bible is called the Word of God because it is God’s way of explaining who he is, who we are, where we came from, and why we exist.
QuestionsRelated Questions
Ask yoursBible Quotes
SharePsalm 119:105
Your word is a lamp to my feet and a light to my path.
Berean Standard Bible
Public Domain
Read more...Transcript
Luganda (LùGáànda)
Tutandika tutya okutegeera Katonda we ensi yonna?
Ku lubereberye, Katonda yatonda abantu abasooka, n'abateeka mu nimmiro ennungi
yatambula nabo, na abasomesa ye mwennyini
Okutuusa okusalawo kwabwe okubi lwekwabawula n'okwagala kwe wamu n'okubeerawo kwe.
Naye era abantu tebaalina suubi.
Kubanga okuyita mu byafaayo byonna, Katonda yabeeranga ayogera n'abo abaamwagala era abaamuwerezanga
Era ebiseera ebimu, yabalagiranga okuwandiika n'okutereka ebyo byeyasomesanga.
Ebyandikibwa ebyo byonna byakunganyizibwa mu bitabo 66 era ekyo kyebayita Bbayibbuli.
okuyita mu kusoma ebitabo bya bbayibbuli, tutandika okutegeera Katonda y'ani,ne ebyo byeyasuubiza.
Ne gyetwava, kiki kyetuli ne ekigenderewa kyaffe.
kubanga okuyita mu kulungamizibwa okuwanvu kwoka okwa Bbayibbuli tukula mu kumumanya.
era tuzuula eddembe n' bulamu obutalikoma