Episode
9. Prayer
1 minFHD
New Believer Course·9 of 10Clip 9 of 10
9. Prayer
Jesus modeled a simple example of this in what’s called “the Lord’s Prayer,” in Matthew 6:9-13. This prayer was an answer to one of his friends asking how to pray.
QuestionsRelated Questions
Ask yoursBible Quotes
SharePhilippians 4:6
Be anxious for nothing, but in everything, by prayer and petition, with thanksgiving, present your requests to God.
Berean Standard Bible
Public Domain
Read more...Transcript
Luganda (LùGáànda)
Tuzimba tutya enkolagana ne Katonda we ensi yonna?
Enkolagana zizimbibwa okusinziira ku busobozi bwaffe obw'okuwuliziganya
Ate okusaba ye ngeri yaffe ey'okunyumyamu emboozi eziva ku mutima ne Katonda
Yesu agamba nti bwetwogera mu ddembe naye
era ne tumunoonya ne emitima gyaffe,
Ajja kutuddamu okuyita mu mwoyo omutukuvu gwateeka munda mu ffe,
nga ayogera ne emitima gyaffe
bwetuba tusaba, tukiwulira mu mitima gyaffe bwetuba tumusanyusizza
ate era tusobola okukiwulira bwetuba tumunyiiziza.
kubanga kyatwagaliza kwe kubeera mu mukwano naye omungi ennyo ddala ate nga gwa namaddala
olwo tusobole okubeera mu bulungi bwe ne eddembe lyatuwa buli lunaku.
Awatali kusaba, tweyongera okubeera e wala ne Katonda
Naye ate gyetukoma okusembera awali Yesu okuyita mu kwogera naye,
Twongera okukula mu kumwagala.
ate gyetukoma okumwagala,
tweyongera okwagala byayagala,
olwo ne tulema okukola ebyo ebiyinza okutabula enkolagana yaffe naye.