New Believer Course·10 of 10

10. Church

The church is everyone who belongs to Jesus. The church allows us to be dependent on God and on each other.

Ask yours

Bible Quotes

Share
1 Corinthians 12:27

Now you are the body of Christ, and each of you is a member of it.

Berean Standard Bible

Public Domain

Read more...
Free Resources

Want to understand the Bible more deeply?

Join our Bible study

Transcript

Luganda (LùGáànda)
Ekanisa kye ki? Era lwaki ya mugaso? Newankubadde nga abangi ekanisa bagitwala ng'ekifo webakunganira, Katonda ye agamba nti ekanisa ye buli muntu ali mu Yesu. Katonda atulokola tuleme kusigala ku lwaffe, naye tubeerewo ku lulwe n'abalala abamwagala Katonda kyasinga okwagala kwe kutufuula abaweereza abalongofu buli muntu nga muweereza wa munne, mu kibinja kya bantu abali awamu nga bamwagala okusinga ekintu kyonna. Ng'ekanisa ye, tuyigirizibwa omwoyo we ne ekigambo kye, okwagalana no okuyambagana. Bwetukungaana mu bwesigwa era ne twekuumira mu kusoma Bbayibbuli ne tusigala nga tusaba n'okusinza Katonda, Tuyambagana okukula era netuyita mu bisera ebye sanyu nga tuli wamu ne mu biseera eby'okunakuwala okuyita mu kubeera ffena nga famire ya Katonda, tufuna abantu betugabanako nabo ebitutawanya, ne batuzaamu amaanyi okubeera nga katonda bwayagala tubeere. kino kituwa obuvumu bwetwetaaga okugabana ku bulungi bwa Yesu,obwenkanya,okusonyiwa,n'okwagala kwe eri ensi. Mu ngeri eno, ekanisa ya mugaso nnyo era kitundu kinene nnyo ku bulamu Katonda bweyatutegekera.
JesusFilm