Episode
5. Savior, Lord, and Friend
2 minFHD
New Believer Course·5 of 10Clip 5 of 10
5. Savior, Lord, and Friend
When we receive God’s forgiveness, how does our relationship with Jesus change? Description: When we turn to God and away from evil He becomes our life and renews our mind.
QuestionsRelated Questions
Ask yoursBible Quotes
ShareJohn 15:13
Greater love has no one than this, that he lay down his life for his friends.
Berean Standard Bible
Public Domain
Read more...Transcript
Luganda (LùGáànda)
Katonda bwatuwa ekisonyiwo kye,
Enkolagana yaffe ne Yesu ekyuka etya?
Buli muntu yalemwa okubeera mu bulamu obutuukiridde.
Kati tumanyi nga tulina kwesigama ku Katonda mu buli kintu
olwo kuba atusonyiwa n'atuwa n'obulamu obupya, Katonda afuuka omulokozi waffe
olw'okuba atuwa amaanyi okutambulira mu bulamu obupya, era afuuka mukama waffe.
Mukama w'omuntu y'oyo akulembera era n'alungamya abawereza be,
ne bagoberera era ne bamugondera
Akuuma abawereza be, n'abagabirira mu buli kintu kye babeera beetaaga okukula, n'okumuweereza.
naye ate ye si mukama waffe kyokka
Ayagala era abeere mukwano gwaffe asinga
Yesu nga tanaffa, ekyamazima yatuyita bagoberezi be era mikwano gye
Bweyazuukira, ekintu kyeyasookera ddala okwagala okukola kwe kulya ekijjulo ne mikwano gye
Yabalaga ebiwundu mu bibatu bye,
ne mu mbirizi ze.
nga abalaga nti yaffa n'azuukira kubanga yabaagala, era nga ayagala okubeera nabo emirembe gyonna
Era,buli lunaku aliwamu naffe
ng'atusonyiwa,ng'atulungamya,ng'atuwa amaanyi,
Era ng'atukuuma eri abalabe baffe bonna,
Nga mwotwalide n'obubi obukyali munda mu ffe
ng'omulokozi waffe,mukama waffe,
era nga mukwano gwaffe