New Believer Course·6 of 10

6. Being Made New

God has adopted us as His children through the life Jesus gives us, and we are promised genuine life change.

Ask yours

Bible Quotes

Share
Galatians 2:20

I have been crucified with Christ, and I no longer live, but Christ lives in me. The life I live in the body, I live by faith in the Son of God, who loved me and gave Himself up for me.

Berean Standard Bible

Public Domain

Read more...
Free Resources

Want to understand the Bible more deeply?

Join our Bible study

Transcript

Luganda (LùGáànda)
Katonda ddala anaayinza okunkuuma obutatwalibwa okwegomba kwange okubi? Bwetwazaalibwa, Si ffe twewa obulamu. Katonda yatuwa obulamu okuyita mu bazadde baffe. Bwaba nga Katonda asobola okutuwa obulamu nga talina kintu kyonna kyabugyemu, bwatyo asobolera ddala okutukyusa ne tufaanana nga ye. Ffena tugezezaako okubeera abalungi mu mu maanyi gaffe ne tulemwa Naye bwetufuna obulamu obw'omwoyo obupya Yesu bwatuwa, obulamu bwaffe bwonna bwesigamye ku ye okutukuuma, okutusomesa bwe tulina okutambuza obulamu,n'okutwongera maanyi Katonda yatufuula baana be Era atusuubiza nti bwetumwesiga ne tumwesigamako ne emitima egyebaza Ajja kutukyusa buli lunaku oluyitawo kati no bwetukuumira emitima gyaffe mu kwagala Yesu nga ye bwatwagala Ajja kutufuula baamaanyi, atuwe essuubi era atufuule balongoofu
JesusFilm