5 of 10New Believer Course · 10 chapters

5. Savior, Lord, and Friend

When we receive God’s forgiveness, how does our relationship with Jesus change? Description: When we turn to God and away from evil He becomes our life and renews our mind.

Ask yours

Bible Quotes

Share
John 15:13

Greater love has no one than this, that he lay down his life for his friends.

Berean Standard Bible

Public Domain

Read more...
Free Resources

Want to understand the Bible more deeply?

Join our Bible study

Transcript

Luganda (LùGáànda)
Katonda bwatuwa ekisonyiwo kye, Enkolagana yaffe ne Yesu ekyuka etya? Buli muntu yalemwa okubeera mu bulamu obutuukiridde. Kati tumanyi nga tulina kwesigama ku Katonda mu buli kintu olwo kuba atusonyiwa n'atuwa n'obulamu obupya, Katonda afuuka omulokozi waffe olw'okuba atuwa amaanyi okutambulira mu bulamu obupya, era afuuka mukama waffe. Mukama w'omuntu y'oyo akulembera era n'alungamya abawereza be, ne bagoberera era ne bamugondera Akuuma abawereza be, n'abagabirira mu buli kintu kye babeera beetaaga okukula, n'okumuweereza. naye ate ye si mukama waffe kyokka Ayagala era abeere mukwano gwaffe asinga Yesu nga tanaffa, ekyamazima yatuyita bagoberezi be era mikwano gye Bweyazuukira, ekintu kyeyasookera ddala okwagala okukola kwe kulya ekijjulo ne mikwano gye Yabalaga ebiwundu mu bibatu bye, ne mu mbirizi ze. nga abalaga nti yaffa n'azuukira kubanga yabaagala, era nga ayagala okubeera nabo emirembe gyonna Era,buli lunaku aliwamu naffe ng'atusonyiwa,ng'atulungamya,ng'atuwa amaanyi, Era ng'atukuuma eri abalabe baffe bonna, Nga mwotwalide n'obubi obukyali munda mu ffe ng'omulokozi waffe,mukama waffe, era nga mukwano gwaffe
JesusFilm